eh eh hey hey chosen becky eeeeeh
mukwano yegwe gwendowooza day by day
nsibye mu kasaati ko nga nkambadde
jangu jangu ewange ouuhh
ani akulimba nti mwegomba ah
oyo anakuvirako okunesamba
baleke baveeko abo
nkwagala nga mwana nze gwenfaakooo
jangu nkulere male nkuliseko
jangu jangu ewange eeh
bansekerera banji bakwepimamu naye
webakubuuza baleete ewange
webakunyiiza baloope ewange
nabyona byofunye jogenze bileetere nze
ewange eh kuba oliwange
nkulinda nga mwana alikusomeero
bwalinda esaawa y’ekijanjaalo
onyumiza obuboozi obuwunya akawoowo
onsembeza nga kumpi n’akazindaalo
jangu nkulere male nkuliseeko
jangu jangu nawe eh
otunula bulunji gwe nekumakya
simanyi oba abawala ba ba batya
eyo wobeera eyo eh
nze manyi nti banji bakwepimamu naye
webakubuuza baleete ewange
webakunyiiza baloope ewange
nabyona byofunye jogenze bileteere nze
ewange eh kuba oliwange
mukwano gwange ntwala ng’ekyokusimba
omulimi n’ensigo ontalize onkoleerenga
onandizenga ate onfukirirenga
kimuli kyange kireme okuwotokanga
ebyange byona nsimye njabikuwanga ye
ngenda kumera ate nebibala ojja kulya, baby
webakubuuza baleete ewange
webakunyiiza baloope ewange
nabyona byofunye jogenze bileetere nze
ewange eh kuba oli wange
webakubuuza baleete ewange
webakunyiiza baloope ewange
nabyona byofunye jogenze bileetere nze
ewange eh kuba oli wange eeeeh!